ST Communications2024-03-252024-03-252023-10-02https://africarxiv.pubpub.org/pub/9qzp8xzlhttps://africarxiv.ubuntunet.net/handle/1/1376https://doi.org/10.60763/africarxiv/1327https://doi.org/10.60763/africarxiv/1327https://doi.org/10.60763/africarxiv/1327Luganda translation of DOI: 10.1186/s43058-020-00033-5Abantu abalina HIV (PLHIV) abali ku ddagala lya mukeenenya balina akatyabaga ka waggulu okufuna obulwadde bw’omutima (CVD). Okutobeka obujjanjabi eri obulwadde bw’entunnunsi (HTN), akatyabaga k’okufuna CVD, mu bulwaliro bwa HIV kyetaagisa mu Uganda. Okunoonyereza kwaffe okwasooka kwalaga emiwaatwa egiwera mu kuteeka mu nkola okutobeka obujjanjabi eri HTN ku kipande ekiriko ebigobererwa mu kujjanjaba HIV. Mu kunoonyereza kuno, twagenderera okuzuula emiziziko n’ebiyambako okutobeka okukebera n’okujjanjaba HTN mu bulwaliro bwa HIV mu Buvanjuba bwa Uganda.otherMukeenenyaAbantuDdagalaBannayuganda abalina HIV ne puleesa tebafuna kufiibwako kwe beetaaga