ST Communications2024-03-252024-03-252023-10-02https://africarxiv.pubpub.org/pub/mi5933k9https://africarxiv.ubuntunet.net/handle/1/1411https://doi.org/10.60763/africarxiv/1352https://doi.org/10.60763/africarxiv/1352https://doi.org/10.60763/africarxiv/1352Luganda translation of DOI: 10.31730/osf.io/xq6jhTwateekamu abantu ab’emyaka 15 ku 24 okuva mu South African HIV Cancer Match study, nga kino kibinja ekinene ekyava mu nkolagana wakati w’ebipimo by’amagezeserezo agakwata ku HIVokuva mu National Health Laboratory Services n’ebiwandiiko okuva mu National Cancer Registry. Twabala emiwendo gy’abafuna ebika bya kookolo ebisinga okulabika. Twekenneenya obukwatane wakati wa kookolo ono n’ekikula, emyaka, omwaka, n’omuwendo gw’obutaffaali bwa CD4 nga tukozesa enkola za Cox n’omuwendo gw’obulabe (aHR).otherebipimo by’amagezeserezoSouth African HIV Cancer MatchabantuAbavubuka b’e South Afirika abalina HIV ne CD4 entono bali mu bulabe obw’amaanyi obw’okufuna kookolo