Luganda
Permanent URI for this collection
Browse
Browsing Luganda by Subject "Abantu"
Now showing 1 - 1 of 1
Results Per Page
Sort Options
Item Bannayuganda abalina HIV ne puleesa tebafuna kufiibwako kwe beetaaga(2023-10-02) ST CommunicationsAbantu abalina HIV (PLHIV) abali ku ddagala lya mukeenenya balina akatyabaga ka waggulu okufuna obulwadde bw’omutima (CVD). Okutobeka obujjanjabi eri obulwadde bw’entunnunsi (HTN), akatyabaga k’okufuna CVD, mu bulwaliro bwa HIV kyetaagisa mu Uganda. Okunoonyereza kwaffe okwasooka kwalaga emiwaatwa egiwera mu kuteeka mu nkola okutobeka obujjanjabi eri HTN ku kipande ekiriko ebigobererwa mu kujjanjaba HIV. Mu kunoonyereza kuno, twagenderera okuzuula emiziziko n’ebiyambako okutobeka okukebera n’okujjanjaba HTN mu bulwaliro bwa HIV mu Buvanjuba bwa Uganda.